LYRICS: 'Mundongo' by Sheebah Karungi And Pallaso

[Intro]

Monster
Well its Pallaso and Sheebah
(Eeeh..)
Pallaso yo yo yo
(Nash wonder)
Pallaso yo yo yo
(Stood wonders)
Mr DJ ye yo yo yo
Lego

(Chorus)

[Pallaso]

Abapolisi n’ababbi (mundongo)
Yye abayiizi n’abasoomesa (mundongo)
Yye abagezi n’abaleera (mundongo)
Bonna babaddeyo ela (mundongo)

[Sheebah]

AbaMuseveni nne Besigye (mundongo)
Elias nne Jennifer (mundongo)
Abagezi n'abaleera (mundongo)
Bonna babaddeyo ela (mundongo)

[Verse 1]
[Pallaso]

Buzibye obubwo, bwababazze bukedde
Abasubwa bananyumizibwa guwedde
Omuliro nanti nanti nku dancefloor tuyidde
Range Rover nezi Beamer nebazifubutusa eyo
Nebazzi parkinga
Zili ku watch guy aba ziwatchinga
Skinny jeans abaana neeba swagginga
Swagg swagg swagg swagg
Sibalimba nalobye
Mundongo newunyiza byenalabye
Obwabadeyo obuwaala obunyumye
Ono boss nga nekikalu yakubye
Byatabuse abange sibalimba nazinye
Tela nesatti eyaze etukula yagubye
Kati buli omu affayo nnyo kubusiness yee
Eyabadde alingirizi babye drinki yee
(Tugende)

(Chorus)

[Verse 2]
[Sheebah]

Tubatubala
Muziki tugusakatila mumatala
Mubu mini sikati awatali kuswala
Guno mulembe gwa mini banange wesibebiri temwekadiya muyiteyo mumabaala
Stress free nanti namazina dagala
Jangu olabe abaana nga bweba gukyakala
Bagunywa, baguyuwa nebatagala
Eh! Sibalimba nalobye
Mundongo newunyiza byenalabye
Wabadeyo obukyali obunyumye
Ono boss ye nekikalu yakubye
Byatabuse abange sibalimba nazinye
Ne topu eyaze etukula yagubye
nga atte bulyomu affayo nnyo kubusiness yee
Eyabadde alingiriza babye walleti yee
(Tugende)

(Chorus)

[Verse 3]
[Pallaso]

Drinks are passing, girls are dancing
Everybody with the money gat it flashing
Its the body to body
Seize the party we’re starting
The roof is about to come down crashing
Know we don't stop till the morning you already know
After the club two girls in my bed you know
I brought friends and am ready (you already know) ready ready
Swag swag swag swag

[Sheebah]

Nagenze nekola research
Ababazz'emilimu obabakola kikaki
Bazigyawa zebalya ezitagwaawo
Zebalya nebalina ebitagwaawo
Nalabye obubina obukutula nezi cable
Nalabye DJ ngafulukuse ziturntable
Nzena nabadde sakass'akateteyi
Omwana yangulidde omwenge ogwebeyi

(Chorus)

Share Your Thoughts On These Lyrics