LYRICS: 'Ekyaama' by Lanah Sophie

Hook
Nakupenda roho yangu
biya nadamu
(Lanah Sophie)
hau wengi wote wazuri
wewe nitamu ooh(Dr.Fizol)
Omewogana kama malaika
sibinadamu
nakupenda roho yangu
biyanadamu

VERSE 1

Ono yesonga lwaki sebaka
ekiro kyonna..
Ono yesonga lwaki nesesa
awatali nsonga eeh
Yegwe eyanyweeza,
sembera ninayo akaama
Katonda wamusasulaki gwe
atalikuwa kyaama?
Olina kyewankola nebwemba
naawe mbeera nkwesunga
lwenasooka okulaba
nakwagala nga ndaba twesana..eeh
Wassukuluma okola binyumira .ahh
ontuuza Ku
kariya eehh
buno obuwala obukwatirila leka butujeko kolera
Olimu Ekyaama..

Chorus
Love yo ensobede banange eehh( olimu ekyaama)
Omukwano ggumeze
munange eh
(olimu ekyama)
Byeweyisiza kati nsuubiza nti by'oneyisanga
Nze nkwekuumide bwolindeka era gwe bwolinsanga
(Olimu Ekyaama)

_Hook_

Nakupenda roho yangu biya nadamu hau wengi wote wazuri wewe nitamu Ooh
omewogana kama
malaika sibinadamu
nakupenda roho
yangu biya nadamu

Verse 2

(Kanyonyi kange gy'oli cee
bwowulira nkuyita nga ogya
kyenkusaba nsitulamu
newembera nzitoye tonta)×2

(Ndayira ndayira dayira ndayira...)×2
Eee yiyeee
wafuuka wange wama
ndayira aga Katonda
nidwuwo myaaka gyona....olimu ekyaama

Chorus
Love yo ensobede banange eh
(Olimu ekyama)
omukwano gwo gumezze munange
Eeh(olimu ekyama)
byeweyisiza kati nsuubiza nti
byoneyisanga
Nze nkwekuumide bwolindeka
era gwe bwolinsanga
(Olimu Ekyaama)

Verse 3
Ky'oba omanya baibie wantuuka
mu musaayi
era obufananyi
nkuba bwakadaali
nga Ssenga atude awo!
ne jajja atude awo
kati baibe kwaata awo
tovawo awo beera awo
omukyaala gwononya
Omutuufu gwononya,
abaana bononya.....
baibie kwaata awo eeh
otuuse awo baibe naawe beera awo
tovaawo awo tovaawo awo (Olimu Ekyaama)

CHORUS
Love yo ensobede banange eh( olimu ekyama)
omukwano gwo gumezze munange
Eh(olimu ekyama)
byeweyisiza kati
nsuubiza nti byoneyisanga
nze nkwekuumide bwolindeka era
gwe bwolinsanga
(Olimu Ekyaama)

_Hook_
Nakupenda roho yangu biya nadamu
hau wengi wote wazuri
wewe nitamu..Ohh
omewogana kama malaika
sibinadamu
nakupenda roho yangu biya nadamu

Share Your Thoughts On These Lyrics