LYRICS: 'Buwanguzi (My Victory)' by Fenrico Lugga Ft Anna


Inro.

Fenrico Lugga pachachacha

(Hook)

I remember times when i never shined ,it was so hard to believe
I didn't wanna be lost in life
I came out from underneath
I felt the weight of the world
Crushing down on me
But now am looking out
And its my victory

(Verse 1.)

Okutoba kwo'musajja kutandika yakazalibwa
Ela tubelawo olwekyisa kyamukama kyatuwa
Nze nawe fena tulina ekilooto ekyokutukiliza
Ela olwobugumikiliza tujakufuna nga tukiliza
Bwenali ntandika nanonyanga obudukililo
Nayiiya buli kimu nga ojeeko emize jengalo
Napatikana wade nga oluusi salyaanga kyagulo
Naye nagumilanga kubataalina nga bigere na ngalo
Nalina ekilooto ekyokuyimba nga ela banji bampaana
Negoombanga abayimbi nyo banji abaaliko
Nga mbegombesa njagala mbeleko nga bo
Nayiriba zi rap battles zona nziyiseemu
Studio nzilumbye ntute enyimba Ku radio
Interview bampade , nyimbye abantu musiimye
Bu deal nfunye embeela kati mwana tekyaali yeemu
Ate nkyafuna binji kubanga olugudo lwelumu lwendimu

(Hook)

(Verse 2.)

Yeah
Nakyalideko eyo mukwano gwange Bob
Nanyumiza kujenvudewe naye nga sibyangu
Stole yabade mpanvu naye mubwangungu
Yangambye kukyaalo kwava ewabwe bebasingangako obwaavu
Nga nabaavu ,nabo babayita baavu
Taata yaffa nabaleka ne nyabwe
Abaana bali banji nga nebyetagisa binji
Ye nga omukulu neyewagula bwatyo nalumba ekyibuga
Yakola buli mulimu gwomanyi omubi ogutakoleka
Anti teyasoma ,nga bwasindika neku'kanyo ewaka
Bweyamanya enaku ye ela bwatyo nalemerako
Aaah ,kati ewuwe ezo emboozi nkade kuye
Mbu kati ebyobugaga byalina bisuka kukyeyali asuubila
Kukyalo nga tanatuuka olukyiiko teluteesa
Akwaata empola , yengoombo jakozesa
Nange navudeyo muyigiliza kano
"From nothing to something " haha

(Hook)

(3rd verse )
[Bridge]

Abowiitu... Haaa iwe

(Buryomwe jira ngu nobaasa garukamu ngu nimbaasa "nimbasaaa..") ×2
Yeah akijya town baramweeta kya'kabale omujezi boy kanyankore hamwe namaziina agandi
Konka hatiya iwe omushijya ayombekyirewe
Oryomuhanguzi omurikyimwe ekyo ekyori
Namukama mwebaze ahabwekyo ekyori
Things ain't easy toiling and earn a shilling
E'lubaga eyo jensibuka yona mwandaba nga netala
Gambira na nanka manya agambire na nanka oriya
Nikyo ndikubaga ndikuhamya kubagambira mwana wakora munonga manya notuunga
Otahwamu amanyi iwe mwojyowe na sister ,brother gambira na shwento ogwe haaa

(Hook)

( Outro )

A special recognition men . ehee hmm

I recognise bulyomu ankwatideko walayi in my life and career producers ,presenters ,deejays ,promoters and more so my fans men you keep me going
Sylvester and Abramz
Ruyonga ,Gnl
Men i remember those words in the Hiphop Bootcamp 2015 and i appreciate men haaa
End of the weak mcee challenges thanks for the platform sure , Vicmo warap , DON mc , 2bad haha salute you bro
Sinatuuka naye jendaga ndabayo
Yeah ,it don't matter where you're from whether down town or uptown
This message goes out y'all ... God above all
BUWANGUZI

Share Your Thoughts On These Lyrics