LYRICS: 'Nkuyigirie' by Simogi

Simogi era
nze nkikube nkize era
Ghetto sy inc tetuva migyera
Kawimi teach you yooo
Tukoze bingi abamu bakuyita kwesoma
Mbutwera twesawo ate nga tetwasoma
Buyimba tukubye bivulu mbuno twasama
Naye tetupowa kuba mubangi fe twalama
Walai twatoba mataba twalaba
Tukola tetwenyom
kuba mukama yagaba kati nze bwenkola
Nonyiiga siyenkola jangu just nkubulire gwe kyolina okola
Kikonde wenfunya nga nawe ofunya
Twala mpola sikusubira kupapa
Jabu nkuba right nsala
Bansiza mu ghetto bambi nze nkyapa
kekasera twekube
mitima twerabe
tuyigire kubala so sikuba balabe
kekakodyo kenkuwa nonya bonokawa
Tukikwasaganye generation ebe kawa...
Chorus
Oli no waba akusinze //emi say nawe guy
Mukope nawe omusinge//emi say Kikore guy
Kuba obukodyo bokusinga
naye yabuja kwasinga*2
Nkuyirize .gwe zeno zeno
kikube okite zeno *2
Verse 2
Mbiwurira biba bingi bangi nga bogerera
Nayenze nkiraba nga kukuba kavulu
Eno wagulu gyetuli sibyadalu
sorry biva waliso dene oyo ali wagulu
Bela nga kangaroo
kangabala wagulu epera linogeyo eyo wagulu
Oyo ye kampala owekibuli awangula
Atasobola tukuzeyo enakasongola
katigwe yambuka va mkwebaka
Yiriba nyakula ofune kyotwala ewaka
Mulembe gwa kaka
Gutulenze enkaka
naye tetupowa wade balese nekayaka
Buladi va mukwebaka
Gweno zukuka
Kolera bukadebo kuba yo ensi eduka
Mutayii batisa
Vamukwejusa
Wetetenkanye ofuneyo nawe byonagusa
Chorus
Verse 3
Twakazano kati tujoga bambi twakolada
Bakibosire ebipore byajula da
Abalugera okalyada kadanada
Tebali balalu muzeii buza lwada
Yigira kunze wuliriza oyige
Magezi golina oli sigegage
Kola bulikimu kale tunda engege
Gyebuja enkya mutayi ogule kigege
Webigana yiriba
Leremerako gwe kaliba
kudyo ku kono kyapiri bera nga akyanga endiba
topapa kyo kiriba
tobukuta
toguluba
naye mukyona kyokola kazei gweno kaluba.
Team mukibi tepowa
Team no fear yenkuwa
gwe kyokola gwanga mujje gikube fuwa noluwa
Bwebubaka bwekuwa
bali tebali bukuwa
Yigabuyizi kyapiri wewale neka wawa
No waba akusinze
nawe omusinge
obukodyo bo kusinga
Yabuja kwasing.

Share Your Thoughts On These Lyrics