LYRICS: 'Atuuse' by Premium

Omwaana mwagala
Wuyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.
Omwaana mwagala
Woyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.

Eeh,
Naba kuki omulunji wange
Obweda ntude, ninze
Nga nowoza ku'gwe diya wange
Kirabe ebiiso
Nakurabwe mu'birooto byange
Nera no'neka ninze
Kati ng'bwotuuse eeh
Mama nze mpuze
Sijja kulya mukene ng'ewaka waliyo empuuta; uumm
Nafunye sweet kalaso anantera omunyo munva; eeh
Ono anefuze eeh
Leka Nekoze
Omukwano nze ngujuze
Mubilowozo nzena nkuze eeh.

Omwaana mwagala
Wuyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.
Omwaana mwagala
Woyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.

Ooh mama I love you
Kyana gwe I need you
Sunshine I love
Ooh mama I need you eeh
Ooh baby tell me
That you love me
Ooh baby tell me
That you love me
(Sheriii)
Ngenda kukwagala
Nkutamye abalala togenda kw'ejusa
Laba bw'ontobya tobya
Etu ly'omukwano gwanga ne'sumulula
Eeh

Omwaana mwagala
Wuyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.
Omwaana mwagala
Woyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.

(Bridge)

(Sheriii)
Ngenda kukwagala
Nkutamye abalala togenda kw'ejusa
Laba bw'ontobya tobya
Etu ly'omukwano gwanga ne'sumulula
Eeh
Ono anefuze eeh
Leka Nekoze
Omukwano nze ngujuze
Mubilowozo nzena nkuze eeh.

Omwaana mwagala
Wuyo wuyo
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo kikyo
Kituuse.
Omwaana mwagala
Atuuse
Ekyaana nkwagala
kikyo
Kituuse.
(Sheriii)

Share Your Thoughts On These Lyrics