LYRICS: 'Nina' by Ayo Brayo

Nalina Omwana gwe nali Nina
Bamuyita Nina, Nina Ya nina
Nina Yalinga Mwesigwa
Ngabuli wetuba nga nze dear
Nina Yandeeka
Chorus
Ebyomukwano Bizibu
Ebyomukwano Bitama
Ebyomukwano Bigoya goya
Kobe Munene bikoza
Kobe wa maanyi Binyiga
N’omuwanvu bimukakanya X 2

Nzukuka bwomu mubuliri
Ne pillow zange biri
Ndoota oli bugiri
Kiruma Obutamanya ngyoli
Nga omutima gwange gyoli gyeguli

Mbulira gyoli Nina

Gwesakuba, Gwesavuma, Nawulirizanga, Sabuba,

Bwoseka nga sebowa
Ye gwe mulungi ansingira
Osinga omwenge Essada Nemira

Bwendya sikyamira
Ebyomukwano Bizibu
Ebyomukwano Bitama
Ebyomukwano Bigoya goya
Kobe Munene bikoza
Kobe wa maanyi Binyiga
N’omuwanvu bimukakanya X 2

Tebakulimba nti nkwaana. Sikwaana ,
Suzanna gwondaba naye Mulirwana
Towakana sikwana Walayi nze sikwana
Nina abo abakulimba limba
Batuze obategeeze nti oli wange
Love yo eyo yange

Bakubaganye baganda bo mikwano gyange
Maama amatira nze ne taata wo amanyi nze
Obagambe ndekere awo kuloja

Ebyomukwano Bizibu
Ebyomukwano Bitama
Ebyomukwano Bigoya goya
Kobe Munene bikoza
Kobe wa maanyi Binyiga
N’omuwanvu bimukakanya X 2

Nkwagala Nkwagala Nkwagala Nkwagala Nkwagala Nina

Nkwagala ahhh

Nkwagala nkwagala nkwagala nkwagala Nkwagala

Share Your Thoughts On These Lyrics