LYRICS: 'Byobufuzi' by Championi Hudson

Intro
Championi hudson producer tm30

Byafuka business hu yeah
Temuli sweetness
Byafuka business kyova olaba
Ndinamu weakness yeah e yii

Chorus

Eby'obufuzi enaku zino byafuka business buli abirimu nsonga ya magoba ,abali mukyiintu boka bebaganyulwamu bangi abawansi eno babonabona ×2

[Version 1]

Buli ali kuntiko atakula aza mabega nge enkoko bwetakulira obwana bwayo ,batusibya katemba ensi eno egenda maso nga ate bambi tuda mabega naye entobo yabino byona, kwekufugibwa abenganda na abaako ,kati oli agenda nakola ekintu nga amanyi teli amukwatoo kati omuntu wawansi yalugwamu
Kuba bambi ye muwi w'omuso

Chorus×2

[Version2]

Tulinga abali mubyaasa byebilo oh ,tewanabakubawo kukitangala eno ensi bukya enfuka yabwananyini omunaku tebanakake...
Eyali yeyiya musite n'embawo e ensangi zino ndi mughetto ensi entulidde. oluda eno emyaka bwegyigenda nga n'abana bwemanja developement ,
Hard life is just like asoldier on the front line...
Poor families ve resorted to gabbage life hee yi haaa heee yi

Chorus×2

[Version3]

Siganye nga omusajja olina okwetika ebizibu kumpi byansi yona naye ate bitama, bwoba nga woli wanyigiriza (The situation has gone worsening but i haven't seen any remedy×2), Hee yi yeah ee yi hudson is the champion we , hee yi yee e yi hudson is the champion yi yeah yi

Chorus×4
End.

Share Your Thoughts On These Lyrics