LYRICS: 'Mulamwa' by Dj.Senior'B Ft. Dokta Brain

INTRO:
Ono DJ Senior B,
Nange Musawo Bwongo,
Ffe tubakuba ekidongo,
Skills On Da Beat ne Remix WIZARD, Senior B.

VERSE 1
Put on your short skirt and temper,
Swear no fake nigga will tamper,
Mazina bulijjo nakweswanta nga nkusuubiramu birabo like Santa.
Oh what a ting what a big bumper mulamwa kankwesibeko na camber.
Nze mpuliriza bibyo byongamba senior B olabye omulamwa gwengamba. (DJ Bway)
Kati Kansooke nzireko ku mulamwa lyrical hunger bagambe nze alina essala,
Ekyo kyekirinjawuza mu lukalala lwa ba walalalala bano abatuli obulala.

CHORUS
Muliwa abalimu omulamwa,
We dede yiyeyiyeah, mulamwa.
Ntya nnyo abatalina mulamwa, steady, kasita temuba bukunya x2

VERSE 2
DJ Senior B.
Teacher akukuba mbu akulabamu omulamwa, (owulidde)
Ehe, oleme kubuza mulamwa,
Bulamu bunyuma nga bulimu omulamwa, ( owulira)
Zino money Money mulamwa,
Kati kolerera ensi yo esigale ku mulamwa,
Nga akatambala tokoowa kutoba,
Omuntu akukwana akulabamu omulamwa,
In fact bwegubula akugoba,
So tewejjangako, ngamba ggwe atagezangako,
Ebigambo tobifangako,
Boy lemerako, bwekikuleka keerako enkeera okigezeko.
Kati Kansooke nzireko ku mulamwa lyrical hunger bagambe nze alina essala,
Ekyo kyekirinjawuza mu lukalala lwa ba walalalala bano abatuli obulala.

VERSE 3
Yeah, Naughty Dokie,
Take anoda shot Mr. Cameraman deh deh,
Watch me teach an make you dance pon one riddim,
Riddim a mek di Naughty likkle bway kill em,
Big up Africa lovers big up di real em... (Salute)
Mmwe abatava ku mulamwa daily
Abatasekera bengezza nga nkwenge,
DJ Senior B ya mash dem deh.
Remix WIZARD ya burn dem bad.
Put on ya short skirt and temper,
Swear no fake nigga will tamper,
Mazina bulijjo nakweswanta nga nkusuubiramu birabo like Santa.
Oh what a ting what a big bumper mulamwa kanwesibeko na camber
Nze mpuliriza bibyo byongamba Senior B olabye omulamwa gwengamba.

OUTRO
So tewejjangako,
Ngamba ggwe atagezangako
Ebigambo tobifangako
Boy lemerako,
Bwekikuleka keerako enkeera okigezeko.
Ono DJ Senior B, nange Musawo Bwongo, ffe tubakuba ekidongo...
Skills On Da Beat ne Remix WIZARD, Senior B.
Ah.. Mulamwa,
Tetukakoze mu butanwa..
Ah, Mulamwa.

Share Your Thoughts On These Lyrics