LYRICS: 'Mu Love Eno' by Abex Rymes

Intro

Tondeka mu love eno...mu love eno
Tondeka mu love eno.....
Abex Rymes...Derribeats
Talalaaaa...

Verse1

Abasinga ey'obungi bebuuza buuza ki kyewalya ewange
Nakuwa mutima sikubuusa buusa otere osuleko ewange
Wafuuka mpeke zino ezingoonza goonza otulo ntufuna oly'eno
Wasalawo okumpa ebibyo...nange nkuwe ebyange!!!

Chorus x1
Bwobanga baibe otuuse ebunayira...tondeka mu love eno
Nebwobanga bambi otuuse okuzawa baibe...tondeka mu love eno
Tondeka mu love eno...mu love eno x2

Verse2

Abantu bakuuno sibesiga, bakambwe batema nekwebatude
Batunuuza ndali kubuuza buuza nga naye jebali tebatude.
Bagala mukwano gwo naye baby tobawa kisingako
Enkumbi y'amasanyu najikwasa nkabala ontuuke kumusetwe
Kuba wasalawo okumpa ebibyo...nange nkuwe ebyange!!!

Chorus x1

Verse3

Mu mukwano gwo kyewansiiga buwowo, nebwentuula ewandi wampunyira bubi
Edoboozi lyo lyantuuka mubusomyo, nelwesikulabyeko eno mpulira bubi
Katino nkwata..aaah nweza leka kabuuti y'omukwano etubike babiri
Kuba wasalawo okumpa ebibyo....nange nkuwe ebyange!!!

Chorus x2

Derribeats, killing the beat

Share Your Thoughts On These Lyrics