LYRICS: 'Omwana Wo Mufirika' by Abex Rymes

intro
Beats kalaz
Verse 1
Olumya bangi eyo onvumya bangi abatwogerako kati tuwalanwa bangi
Mubintu by'omukwano nakuwa tender omutima gwo gukweke oguwonye katemba
Kulw'omukwano gwo nsirika naye ebinuma bikirako entuunuka
Ekituwalanya wamyuuka yona joyita obaleka bepikaaah
Chorus x1
Nayagala gwe omumerica....omumerica
Nebwebanvuma nz'eno nsirika ...nze omwana w'omufirika
Nayagala gwe omumerica yeah....omumerica
Nebwebanvuma nz'eno nsirika yeah...nze omwana w'omufirika aaha

Bridge x2
Teweyibala munange omwana w'omufirika nti bwabeera aah
Teweyibala munange anakwatako mukubye ejinja

Intro
Abex Rymes ne Derribeats tubakubye riddim aaah

Verse 2
Wade banyiza nyo nze nasanyuka nyo lwenakulaba aaha (kulunaku luli) nga oyakayakanye mukateteyi okirako amaata aaha
Wazalibwa ani omulungi kalala yeah (omulungi kalala)
Onsingira ne apple mubibala yeah
Eeeh mama
If your love is a destiny then am set to be in your cool destination
If your love is a route to hell then I gat no way out of your love oh!!
Siyina nze wenkiviramu maama (siyina aaah)
Siyina nze wenkiviramu mama aah, Nayagala gwe amanyi omukwano...amanyi omukwano ooooh
Chorus ×1
Bridge×2

Outro x2
Nze mwana w'omufirika aahx3 Nayagala mumerica aah

Uncle Derribeats killing the beat

Share Your Thoughts On These Lyrics